Skip to content Skip to footer

Ababaka baluyiseeko

rebel MPS

Ababaka abagobwa mu kibiina kya NRM gyebuvuddeko baluyiseeko.

 

Spiika wa palamenti Omukyala Rebecca kadaga olwaleero ategeezezza ng’ababaka bano bwebatasobola kugwa mu palamenti nga NRM bw’ebadde eyagala.

 

Agambye nti tewali tteeka ligamba nti omubaka bw’agobwa mu kibiina aba alina n’okugobwa mu palamenti.

Kadaga era agambye nti yafuna dda ebbaluwa okuva mu NRM esaba nti awandiikire akakiiko akalondesa g’asaba okulonda kubeewo kyokka nga tasobola kukola bimenya mateeka.

Leave a comment

0.0/5