Ababaka basatu bawumuziddwa mu palamenti
Ababaka bano kuliko SSemuju Nganda, Theodre ne Odonga Otto.
Bano kigambibwa okuba nga bano beeyisizza mu ngeri etasaana bwebabadde bateese ku tteeka elikugira abantu okukuba enkungaana.
Babawadde ekibonerezo kya myezi esatu nga tebateesa
Ababaka bano bakaligiddwa amyuuka spiika Jacob Olanya.