Skip to content Skip to footer

Ababundabunda babbidde

boat capsizes again

Waliwo ababundabunda abalala abafiiridde ku lyaato ku ssemayanja wa Mediterranean.

Ekibiina ekya Save the children bagamba nti abantu abali mu 137 beebagambibwa okubeera nga bali ku lyaato lino era nga bonna kigambibwa nti bafudde

Ab’ekibiina kino bagamb nti kubaddeko abantu 40 ababadde basumattuse kyokka nga bafudde eryaato eribadde lisindikiddwa okubataasa terinnatuuka

Bino bigenze okubaawo ng’abantu 1,750 abalala beebakafiira era ku lyaato nga badduka okwamuak amawanga gaabwe olw’entalo

Leave a comment

0.0/5