Skip to content Skip to footer

Omwemyaka 70 bamutemyeko omutwe

Bya Abubaker Kirunda

Entiisa ebutikidde abatuuze ku kyalo Kisilira, mu gombolola ye Busedde omusajja owemyaka 70, bwasangiddwa nga yasaliddwako obulago, ensigo erebeeta.

Kati omulambo gwa Kalulu Ssembera, gusangiddwa abatuuze mu kitaba kyomusaayi.

Omwogezi wa poliisi mu bitundu bya Kiira, Dianah Nadaula akakasizza ettemu lino, ngagambye nti batandise okunonyereza.

Omulambo oluvanyuma gutwaliddwa mu ddwaliro ekkulu e Jinja, okwongera okwekebejjebwa.

Leave a comment

0.0/5