Wabula Israel etegezezza nti yadde nga ono bagenda kumuyimbula, wattabu nyo eri ensi yonna.
Adnan azze akwatibwa Israel enfunda eziwerako nga n’gwakasembayo wano mu July wa 2014.

Eggwanga lya Israel likkirizza okuyimbula omusibe omufirisuuti asiibye enjala kati ennaku 55.
Israel etegezezza nga embeera ya Khader Adnan, 37 bweyeralikiriza wabula nga wakutandika okulya n’okunywa era ayimbulwe mu wiiki 2.