Skip to content Skip to footer

Emivuyo mu FIFA gyandikosa FUFA

File Photo: Magogo owa Fufa
File Photo: Magogo owa Fufa

Emivuyo mu kibiina ekiddukanya omupiira mu nsi yonna ekya FIFA gyandikosa enzirukanya y’emirimu mu kibiina kyakuno ekya FUFA.

Akulira FUFA  Moses Magogo agamba embeera eno yandibakosa mu byensimbi naye nga nabo betegekerawo ensimbi ezisobola okubatwaza kumpi emyaka 4 nga tebafunye buyambi kuva eri FIFA.

Leave a comment

0.0/5