Skip to content Skip to footer

Abadukanya zaala tebanamanya ku byakubawera

Bya Juliet Nalwoga.

oluvanyuma lw’omukulembeze we gwamga okuyita mu minisita  omubeezi akola ku by’ensimbi David Bahati nategeeza nga bwagenda okuwera  Zaala mu gwanga, bbo abadukanya ebibanda bya zaala bagamba nti tebanamanyisibwa mu butongole.

Kinajukirwa nti Bahati yagambye nti compuni ezirwo tezigenda kuddamu kuweebwa lisinsi , songa empya tezigenda kukirizibwa kwesogga katale.

Kati twogedeko n’ayogera olukiiko oludukanya zaala mu gwanga Jonathan Kyeyune naagamba nti mukaseera kano bakola, wabula nga tebanafuna Muntu yenna abategeeza ku  byakubawera

Leave a comment

0.0/5