Skip to content Skip to footer

Abajaasi ba mawanga amagaate babalumiriza

file Photo: Abajaasi ba mawanga amagate
file Photo: Abajaasi ba mawanga amagate

Mu ggwanga lya Central Africa Republic abajaasi b’amagye agakuuma ddemebe ag’ekibiina kyamawanga amagatte babalumirizza okukabasanya abakyala 3 okuli n’omuwala atanetuuka.

Kino kijidde mu kiseera nga abamu ku bakulembera amagye gano bagobeddwa ku mirimu olw’obuliisa manyi obweyongedde mu bajaasi.

 

Ekibiina ky’amaanga amagatte kitegezezza nga obuliisa maanyi buno bwebwakolebwa mu kibuga kye Bambari city.

Abajaasi abasoba mu 10,000 basindikibwa mu ggwanga lino mu 2014 okukuuma emirembe oluvanyuma lw’olutalo lwomunda okubalukawo.

 

Leave a comment

0.0/5