Bya Kyeyune Moses
Abakugu mu kitongole kya National Livestock Resources Research institute bategezeza,okuleeta eddagala eriyinza aokukozesebwa aokugema ekirwadde kua kalusu, mu bisolo.
Bino webijidde ngabalunzi bakoseddwa aolwekirwadde kino, oluusi ekiwaliriza nabobuyinza okulangrira kalantini, nebaziyiza okutambula kwebisolo.
District ezisinze okukosebwa kuliko Kiruhura, Isingiro nendala omuli abalunzi.
Dr. Swadiq Mugerwa, akulira kino agambye nti eddagala, lyebagenda okuvumbula lyakusikira eryo, lyebabaddenga bagula okuva e bunayira.