Skip to content Skip to footer

Ab’embuto bakubiriziddwa okw’ekebezanga mu sikaani

Bya Ivan Ssenabulya

Abakugu mu by’obulamu balaze obwetaavu obw’abakyala abali embutto okwetaniranga okugenda okukeberebwa mu ka-tv oba kiyite sikaani okumanya embeera y’omwana oli mu lubuto.

Bino byogedwa dr micheal kawooya omukugu mu kwekebejja abakyala abali embutto nga yeyambisa ka–tv

Ono okwogera bino nga n’okukuza olunaku lwa ba maama olumanyidwa nga maama wange olutegekedwa radio eno eya ddembe fm lusembedde

Olunaku lw’akukwatibwa ku club obligato okuva nga 21st– 28th may.

Dr kawooya agamba nti abakyala okwesulirayo ogwannagamba okukeberebwa nga bali mbutto ky’abulabe nyo gye bali neeri omwana ali mu lubuto

Leave a comment

0.0/5