Bya Ndaye Moses.
E kibiina ekitaba abasawo abakola ku by’ebisolo ekya Uganda Veterinary Association kisabye government okuteekawo okutendeke okw’obuweze eri buli mulunzi mu uganda , kibayambe okwongera ku by’ebakola.
Twogedeko ne president waabano n’agamba nti bano beetaga okutendekebwa waakiri okumala emyezi nga 3 , olwo balyoke bayige kyebakola.
Ono mungeri yeemu ayagala watekebwewo n’ensawo enaakola ku byokutenedeke abantu bano