Skip to content Skip to footer

Abantu abali ku ddagala eriweweeza ku mukenenya beyongedde

File Photo : Omukyala nga kutte akapande akogere ku silimu
File Photo : Omukyala nga kutte akapande akogere ku silimu

Ab’ekibiina ky’amawanga amagatte bagamba nti ekigendererwa ky’okussa abantu obukadde 15 ku ddagala eriweweeza ku bulwadde bwa mukenenya kyatuukibwaako dda.

Ekigendererwa kino kyatuukibwaako mu mwezi gw’okusatu.

Nsalessale yali wa mu mwaka guno nga guggwaako era nga kino kyakolebwa okuyita mu kuwa abantue ddagala eriweweeza ku mukenenya naddala mu mawanga agali wansi w’eddungu Sahara.

Mu mwaka gwa 2000, abantu abaali bali ku ddagala lino baali tebaweza na mitwalo 70.

Leave a comment

0.0/5