Skip to content Skip to footer

Kayihura alabudde aba FDC

kai
File photo: Kaihura ngayogeera

Ssabapoliisi w’eggwanga  General  kale kaihura alabudde abawagizi b’ekibiina kya a FDC okuva ku nteekateeka zaabwe ez’okutabangula emikolo gy’okulayiza pulezidenti Museveni.

 

Bino webijidde nga ab’ekibiina kya FDC kyebaggye bawere okutegeka okwekalakaasa nga 5 omwezi guno nga bawakanaya eby’okulayiza pulezidenti Museveni.

Kati Kayihura agamba aba FDC balina okussa ekitiibwa mu byasalibwawo kkooti ensukulumu oluvanyuma lw’okulangirira pulezidenti Museveni ku buwanguzi.

 

Agambye baayiye dda basajja baabwe mubuli kanyomero ka ggwanga okulaba nga tewali atabangula mirembe.

Leave a comment

0.0/5