Skip to content Skip to footer

Abasajja Babiri basobezza ku bawala baabwe

Bya Abubaker Kirunda

Poliisi e Iganga eriko omuasajja wa myaka 25, gwegalidde nga kigambibwa nti yakaidde kawala ke akemyaka 5, nakasobyako.

Omukwate mutuuze ku kyalo Bulubandi B mu gombolola ye Nakigo, nga yakoze kino maama womwana bwabadde talaiiwo.

Kati maama womwana olukomyewo nabitegeera, adduse zamabwa ppakamku poliisi.

Omwogezi wa poliisi mu Busoga East, James Mubi akaksizza aokukwatibwa kwomusajja ono, ngokunonyereza kugenda mu maaso.

Ate poliisi mu district ye Mayuge egalidde omusajja wa myaka 35, naye agambibwa okugezaako okusobya ku muwala we owemyaka 9.

Eno era omukazi yaloopya ku poliisi, ngomusajja bweyakaka muwala waabwe ake kkinyi.

Omuddumizi wa poliisi mu district ye Mayuge, Rogers Kapere agambye nti ono omusango yagauzza ku nkomerero yomwaka oguwedde, wabula munamateeka wa gavumenti yabawabaudde, nti ono bamuvunaane omusango gwakugezaako, okusobya ku mwana.

Leave a comment

0.0/5