Skip to content Skip to footer

Abasawo bagobeddwa

File Photo :Omusawo nga janjaba omu lwadde
File Photo :Omusawo nga janjaba omu lwadde

Akulira abakozi mu disitulikiti ye Lengo Godffrey Kuruhira ayimirizza abantu 4 lwabyekuusa ku bubbi bw’eddagala.

Kuruhira ategezezza nga bwekuliko n’akulira aby’obulamu mu disitulikiti eno Dr Fred Kaye , omubazi w’ebitabo  , Dr Alex Wandera, omusawo we Kyetume Sarah Kabejja, ne  Cissy Nabayinga akuuma sitoowa y’eddagala ku ddwaliro lya  Kiwangala Health Centre IV.

Kuruhira agamba bano bakufuna omusaala gwakitundu nga bakyabanonyerezakko.

Agamba bulijjo afuna okwemulugunya okuva eri abalwadde ku kibba ddagala kale nga kyekiseera abalibba bulijjo libalakire.

Leave a comment

0.0/5