Skip to content Skip to footer

Abasawo balonde lwaabwe

Sam Rwakoojo & KiguunduAkakiiko akalondesa kagaala abakozi baako baweebwe akakisa okulonda ng’okulonda kwa wamu tekunnatuuka.

Akulira akakiiko akalondesa Eng Badru Kiggundu agamba nti mu ngeri yeemu n’abasawo balina okuweebwa omukisa okulonda kubanga ddembe lyaabwe

Kiggundu agamba nti bakola dda okusaba kwaabwe mu mwaka gwa 2005 kyokka nga tebaddibwangamu.

Ono abadde atongoze ekibinja ky’abantu abagenda okulondoola okulonda ng’abasinga bannakyewa

 

Leave a comment

0.0/5