
Abasomesa balayidde obutakkiriza bakungu mu minisitule ya bya njigiriza ku mikolo gyaabwe egy’abasomesa.
Emikolo gino gya nga ttaano omwezi guno nga gyakutambulirura ku mulamwa ogugamba nti sanyusa omusomesa ozimbe eggwanga.
Ssabawandiisi w’omukago gw’abasomesa James Tweheyo agambye nti abakulu bano baalya ensimbi z’abasomesa era tewali nsonga lwaki beefuula ababaagala
Tweheyo asabye gavumenti okukola ku bibaluma mu bwnagu omuli omusaala omutono ennyo gwebafuna