Skip to content Skip to footer

Abasuubuzi baggadde amaduuka

shops downtown

Abasuubuzi mu kibuga wakati baggadde amaduuka

Ku nguudo ezisinga, abasuubuzi basazeewo kuyimirira wabweeru w’amaduuka ng’ate akeed i nga Qualicel, Nabukeera Mukwano, miniprice , ne pioneer mall wonna tewali duuka liggule.

Ku nguudo nga Luwum, Market ne Kikuubo awakubako abantu, kiwuubalo ng’abantu batono ddala.

Abasuubuzi bano basazeewo okuggala amaduuka nga bawakanya eky’okubakaka okusasula omusolo ku byamaguzi ebiyingira mu ggwanga te nga baba bamaze okubiweera omusolo

Abasuubuzi bano kino bagenda kukikola okumala ennaku ssatu

 

Leave a comment

0.0/5