Skip to content Skip to footer

Besigye bamusazeeko

heavy deployment

Poliisi ezinzeeko amaka g’eyali akulira ekibiina kya FDC Dr Kiiza Besigye

Abampi n’abawanvu bayiiriddwa ku maka ge nga tekkirizibwa kufuluma.

Akulira abakyala mu kibiina kya FDC, Ingrid Turinawe agamba nti Besigye ategeezeddw anga bw’atakkirizibwa kuddamu kuyingira kibuga.

Abapoliisi abakulembeddwaamu Seiko Chemonges amakanda bagasimbye mu maka ga Besigey agali e Kasangati.

Kino kizze nga wakati mbale nga poliisi ekozesezza omukka ogubalagala mu katale ka kisekka.

Kawefube w’okufuna poliisi agudde butaka ng’omwogezi waayo Judith Nabakooba takutte ssimu ate omumyuka we atujurizza yye.

 

Leave a comment

0.0/5