Skip to content Skip to footer

Abatuuze beekalakaasizza lwa nfuufu

y road

Abatuuze be Kibuli  bavudde mu mbeera nebekalakaasa olw’enfuufu esukkiridde .

Kanaluzaala lw’eluguudo lwa kakungulu olwawalakatibwa kati emyezi 6 nga terunaggwa nga abaliranyewo okusingira ddala abalukolera okumpi  enfuufu balye ndye.

Bano era banenya ekitongole kya KCCA okukola omulimu guno mu kasoobo.

Aba kampuni ya Omega nga beebali ku mulimu gw’okuddabiriza oluguudo luno balabye bikaaye kwekutandika okumansa amazzi mu luguudo lwonna era abatuuze nebakkakkana.

Leave a comment

0.0/5