Skip to content Skip to footer

Abatuuze bookezza emmotoka

Bya Abubaker Kirunda

Abatuuze ku kyalo Ntete mu gombolola ye Nabukalu mu district ye Bugiri baliko emmotoka gyebatekedde omuliro nebengeya, nga kigambibwa nti ebadde etwala mbuzi ezigambibwa okubeera enzibe.

Mmotoka eno kika kya priemo namba UAY 808/V ebaddemu embuzi 7, nga kigambibwa nti zibadde zibbiddwa aokuva ku byalo ebyenjawulo.

Omwogezi wa poliisi mu ttundutundu lya Busoga East James Mubi, akaksizza nti ababdde mu mmtoka eno basobodde okubomba, wab ukla abatuuze kwekudda ku mmotoka nebajooca.

Kati amasimu gaabwe gasigadde mu kanyolagano akabaddewo, era poliisi egamba nti okunonyereza kugenda mu maaso.

Leave a comment

0.0/5