Skip to content Skip to footer

Abavuganya bakyalina olugendo

File Photo: Abo mukago gwa TDA ngabali mu kutuula lwa bwe
File Photo: Abo mukago gwa TDA ngabali mu kutuula lwa bwe

Omukago gw’ebibiina ebivuganya gavumenti gukyalina olugendo luwanvu nyo okulangirira anabakwatira bendera mu kulonda kwa pulezidenti omwaka ogujja.

Olunaku olw’eggulo ensisinkano wakatai w’abakulira omukago guno n’abakwatidde ebibiina ebyenjawulo bendera teyavuddemu kalungi.

Ensisinkano eyolunaku olulamba batesezza ku byakuteekawo akakiiko akanatunula mu kwemulugunya kwa loodi meeya Eria Lukwago olw’ekisinde kye ekya Truth For Justice ky’auagala kiyingizibwe mu mukago wamu n’ensonga ezayanjibwa eyali ssabaminisita Amama Mbabazi.

Akakiiko kano kakukulirwa ssentebe w’ekibiina kya FDC Wasswa Birigwa.

Leave a comment

0.0/5