Skip to content Skip to footer

Byandaala ali mu kkooti

File Photo: Minister we bye mirimu ne nguudo
File Photo: Minister we bye mirimu ne nguudo

Minisita atalina mulimu gwankalakalira Eng. Abraham Byandala wakulabikako mu kkooti olwaleero bamusomere emisango gy’obufere.

Kigambibwa nti omusango guno y’aguzza nga akyali minisita w’ebyenguudo.

Byandala n’abaali abakungu b’ekitongole ky’ebyenguudo bakulabikako mu kkooti ewozesa abakenuzi mu maaso g’omulamuzi Julius Borore okumanya wa okunonyereza wekutuuse ku musango gwabwe.

Emisango emirala kuliko okukozesa obubi ofiisi ye n’okufiriza gavumenti obulindo bw’ensimbi ku ndagaano gyeyawa kamouni ya Eutaw okuzimba oluguudo lwa Nyenga Katosi sso nga yali terina busobozi bukola mulimu guno.

Leave a comment

0.0/5