Skip to content Skip to footer

Abayekeera bayimbudde abalala

LRA rebels

Waliwo ekibinja ky’abakyaala n’abaana 32 abayimbuddwa abayeekera ba LRA abadumirwa ssabayekera Joseph Kony.

Bano bavudde  Digba munda mu ggwanga lya Congo nga wakayita ennaku 2 zokka nga abakyaala 13 kyebajje bayimbulwe abayeekera bano.

Omwogezi w’ekibiina ekilwanirira abaana mu ggwanga ekya  invisible children Michael Mubangizi  agamba guno muwendi munene nga era basuubira banji bakuyimbulwa.

Agamba mu bayimbuddwa kuliko n’omwana owa wiiki emu.

Leave a comment

0.0/5