Skip to content Skip to footer

Abayimbi baakutiddwa

Abayimbi ne banakatemba balabuddwa okwewala okuyimba ku ensimbi, wamu n’okuzanya emizanyo egisiga obukyayi mu bantu naddala nga tusemberera akalulu ka 2016.

Omu ku bakulira ekibiina kya Golden Band Ronald Mayinja agambye nti abayimbi balina omulimu munene nyo okusomesa abantu ebikwata ku kulonda wamu okubunyisa emirembe nga bayita mu nyimba n’emizanyo.

Mayinja era asabye abayimbi okuyimba enyimba ez’amazima wamu n’okwewala okuba nekyekubiira mu nyimba zebayimba.

Leave a comment

0.0/5