Skip to content Skip to footer

Abayimbi be gwanga basabiddwa okukolerera obukadde bwabwe.

Bya samuel ssebuliba.

Abatutumufu mu gwanga, ko nabayimbi b’egwanga lino basabidwa okutegekera obukadde bwabwe mukifo  ky’okumansamasa ensimbi ku bintu ebitabazimba.

Bwabadde asabira omubiri gw’omuyimbi Moses Ssekibogo wali ku lutiiko e Lubega emisana ga leero,  Rev.Father Kateregga Deograthous ategezeeza abakungubagizi nga bwewaliwo abantu abatenderezebwa nga bakabaka kyokka nga bwebadda okwabwe tebalina kyebekoledde wamu n’enganda zabwe.

Kati musajja wakatonda ajjukiza abakungubagizi nga okufa kwa radio bwekugwana okubeera  eky’okulabirako gyebali okudda eri omutonzi.

Leave a comment

0.0/5