
Abayizi bana bafiiridde mu kabenje akagudde mu gombolola ye Arusi mu disitulikiti ye Nebbi.
Abayizi bano bonn babadde ba ssomero lya Erusi siniya school.
Abaana bano babadde ku kiroole ekiremedde omugoba waakyo nekyefuula abayizi bonna nebagwa era 43 abalala bali mu mbeera mbi ddala mu malwaliro.
Omwogezi wa poliisi mu bitundu bya WestNile Josephine Angucia agambye nti dereeva wa kiroole yye amaze okukwatibwa okuyambako mu kunonyereza.