Skip to content Skip to footer

Abayizi bayooleddwa lwa kwekalakaasa

police arrests students

Poliisi eyodde abayizi b’ettendekero ly’e Makerere ababadde bajikubye ekimooni nebekalakaasiza mu kibangirizi kya ssemateeka.

Bano baagala abakulira ettendekero lino okwongera amaanyi mu mpeereza y’emirimu nga bagamba basasula fiizi nyingi naye nga tebaweerezebwa nga bwekisaanidde.

Bano babadde bambadde obujoozi obutekeddwako ebigambo by’ekibiina  kya  Liberation front.

Bano wabula babadde bakalinnya ku kibangirizi kya ssemateeka, poliisi n’ebatayiiza era ekiddiridde kubakwata.

Batwaliddwa ku CPS mu kampala.

 

Leave a comment

0.0/5