Skip to content Skip to footer

Abayizi be Makerere bazzeemu okwekalaakasa

MUk Strike 2

Okwekalakaasa ku ttendekero e Makerere ssikwakuggwa kati.

Abayizi b’essomero ly’ebyenfuna ab’omwaka 3 beekalakaasa nga babanja ebyava mu bigezo byabwe byebagamba nti biruddeyo.

Abayizi bano bagamba nti kati gino myezi 2 nga tebaweebwanga alizaati zaabwe.

Wabula akola ku nsonga z’abayizi okuva ku ssomero lino Umar Kakumba akkakkanyizza abayizi n’abategeeza nga bwebagenda okukola ku nsonga zaabwe obutasukka lunaku lwa nkya

Kakumba agambye nti tebagendererwa kulwaawo kyokka nga babadde tebalina kyakukola

Okwekalakaasa kuno kuzze nga wakayita mbale ng’abayizi abalala beekalakaasizza lwa nsonga za butasoma

Leave a comment

0.0/5