Skip to content Skip to footer

Abe Kasokoso ssibakusengulwa

 KAsokoso

Gavumenti eyongedde okukubagana empawa ku nsonga ze Kasokoso

Yadde gavumenti yeemu ebadde yakavaayo okutegeeza ng’ababeera e kasokoso bwebaliyo mu bukyaami ate kati minista w’ettaka Daudi Migereko agamba nti abantu bano tebagenda kusengulwa

Minista Migereko agamba nti kyebagenda okukola kwekuzimba amayumba ag’ensimbi ensaamusaamu abantu basasula okugayingira.

Migereko agamba nti kino kikolebwa okusitula ekifo kino

Leave a comment

0.0/5