Skip to content Skip to footer

Abe Mukono babinuka lwa Museveni

kibuule
File Photo: Museveni nga yogerako ne bana NRM e’Mukono

Abawagizi ba NRM e Mukono bayisizza ebivvulu akawungeezi akayise olw’obuwanguzi bwa President Museveni mu musango gw’ebyokulonda John Patrick Amama Mbabazi mwabadde awakanyiriza obuwanguzi bwe.
Mu bivvulu bano byebayisizza ebyalabise ngebitajjumbiddwa byakulembeddwamu minister omubeezi owobutonde namazzi era omubaka wa Mukono North Ronald Kibuule.
Bano basaze ente mu masekatti goluguudo lwe Jinja abamu kyebayise okweraguza.

Kibuule asabye bonna abatali bamativu okwetegeka balinde okulonda okujja wabula bakuume emirembe.

Leave a comment

0.0/5