Skip to content Skip to footer

Abe Mukono bawakanyizza okuziya Kampala

Bya Ivan Ssenabulya

Ssentebe wa district ye Mukono Andrew Ssenmyonga awakanyizza ekyokugaziya Kampala, okutwalizaamu ekimu ku kitundu kya Mukono.

Ssenyonga ategezza nti ekikolwa kino kyabujoozi ngategezeza nti kino kigenda kukosa ebitundu byabwe, songa kyewunyisa okuba nti balekebwa bbali ngabakulembeze.

Ategezezza nti kyandibadde, kutukirira bitundi bino, okubikulakulanya nga bayita mu bukulembeze obuliyo.

Leave a comment

0.0/5