Abantu 7 bafiiridde mu kabenje akagudde ku kyalo Namasoga ku luguudo lwe Jinja. Akabenje kano kavudde ku Taxi namba UAN 119F eyingiridde ekimotoka ki lukululana. Abafudde kuliko n’omwana ow’emyezi 3 nga bbo 10 babuuse n’ebisago ebyamanyi.