Abazigera baabiraba nti ekyekango tekimanya muzira
Wabaddewo ekigwo ekisudde n’emiti, akamyu bwekagwiridde omusota negagufuuwa lwakulumba baana baako
Omusota guno gusoose kwezinga bumyu obuto nga gumaliridde okubutta.
Wabula akamyu akakulu kabuuse eri nekalumba omusota era omusota negwebulula mpola negudduka