Skip to content Skip to footer

Akatale ke Nakulabye kakukulakulanyizibwa- Katikkiro

File Photo : Abantu mu kataale
File Photo : Abantu mu kataale

Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga akakasizza nga bwebakola kyonna ekisoboka okulaba nga bakulakulanya akatale ka Sabasajja ake Nankulabye.

Katikkiro agamba kino kigenda kusoboka nga abo abakakoleramu benyinni bakulembeddemu omulimu gw’okusonda ensimbi.

Bino Katikkiro abyogedde asolooza ttofaali okuva mu katale Nakulabye

Leave a comment

0.0/5