Skip to content Skip to footer

Akubye omwana n’azirika

File Photo: Omukoozi nga tulugunya omwana
File Photo: Omukoozi nga tulugunya omwana

Omuzadde abonerezza omwana wa mulirwaana  kimuweddeko omwana gw’abadde akuba bw’azirise

Javan Kisakye omuyizi mu kibiina ekisooka ogubadde gumukubya gwakugenda mu firimu.

Ababaddewo bagamba nti mulirwana ono akubye omwana ono gwebabadde bamulekedde ng’akozesa waya ya solido.

Ono aleeteddwa akulira okunonyereza emisango ku polisi ye Kabowa  Peter Batanda.

Kigambibwa okuba nga maama w’omwana ono yabadde agenze mu ddwaliro kuzaala kwekumulekera neyiba we.

Leave a comment

0.0/5