Skip to content Skip to footer

Owa Bokoharam tamanyiddwaako mayitire

File Photo: Abalwanyi ba Boko Halam
File Photo: Abalwanyi ba Boko Halam

Ab’akabinja ka Bokoharam mu ggwanga lya Nigeria bafumulizza akatambi akalala kyokka nga tekaliimu bifananyi by’abakulira Abubakar Shekau.

Kino kireseewo okulowooza nti omukulu ono ayinza okuba nga yafuna obuzibu

Ono yakoma okulabwaako mu gw’okusatu mu katambi akafulumizibwa nga balangirira nti bagasse ku kabinja ka Islamic State.

Wayita mbale Nigeria neyeddiza ebifo ebisinga omwaali aba Bokoharam era okuva olwo omukulu ono taddangamu kuvaamu kagambo

Leave a comment

0.0/5