Bya Ivan Senabulya
Akulira police y’ensi yonna Ben Oyonyeko aweze nga bwagenda okulwanyisa obumenyi bw’amateeka kunsalo
Bino yabyogedde yakakwasibwa obukulu okuva eri omukulembeze abadeko Fred Yiga, eyawumudde emirimu gye okuva mu police
Oyonyeko yawereddwa ekatala ery’okulwanyisa omuzze gw’okukusa abantu abatwalibwa mu mawanga g’ebweru eyabadde akulira police y’ensi yonna fred yiga kyeyanokodeyo ng’ebimu ku bizibu by’okunsalo.