Skip to content Skip to footer

Alipoota ku Lukwago ya mwezi guno

Frank Tumwebaze

Akakiiko akassibwaawo okunonyereza ku neeyisa loodimeeya wa Kampala kakufulumya alipoota ku nkomerero y’omwezi guno

Akakiiko kano kasiibwaawo mu myezi gw’omukaaga kunonyereza ku kiwandiiko ba councilor 17 mwebayita okusaba nti loodimeeya agyibweemu obwesige

Minista wa kampala, Frank Tumwebaza nga yeeyassaawo akakiiko kano agamba nti buli kimu kijja kuba kiwedde mu mwezi guno

Leave a comment

0.0/5