Skip to content Skip to footer

Sejusa abijjeemu enta

Sejusa 2

Bannamateeka ba Gen David Sejusa babigyeemu enta

Bano olwaleero babadde balina okuleeta obujulizi obukakasa nti obulamu bw assejus abuli mu katyabaga n’okuleeta obujulizi obukakasa nti y’abatuma kyokka nga tebakokoze.

Omu ku bannamateeka bano Fred Mukasa Mbidde agambye nti tebasuubira kalungi mu kakiiko era bwebatyo nebasuulayo byonna

Akulira akakiiko Fox Odoi wabula agmbye nti bakuddamu butio okuyita Sejusa okukaka aebyogeddwa bannamateeka be

Leave a comment

0.0/5