Skip to content Skip to footer

Amaggye tegatwala NAADS- Jennifer Musisi

NAADS

Gavumenti esabiddwa obutayingiza amaggye mu nzirukanya ya NAADS mu kibuga

Akulira abakozi mu kibuga Jennifer Musisi agamba nti amaggye gyegabadde gakoze bulungi naye nga nabo enteekateeka eno tebagikutte bubi mu kibuga

Mu ngeri yeemu Musisi asabye ensimbi ezissibwa mu byobulimu mu kampala owkongezebwa

Musisi bino abyogedde akwasa abalunzi obukoko obuweza emitwalo 4.

Leave a comment

0.0/5