Skip to content Skip to footer

Omuyiz asibiddwa emyaka munaana

Justice

Omuyizi ku ttendekero lya Cavendish University asibiddwa emyaka munaana lwakukusa bantu

Annette Umutoni yawamba abawala abato babiri n’abatwala mu maka ge olwo n’abakozesa nga bw’ayagala

Abawala bano yabajja Kigali Rwanda ne Ntungamo

Omuyizi ono okukola kino yatuuka mu maka g’abazadde b’abaana bano n’abasuubiza nti wakubafunira emirimu mu supamaketi mu kibuga

Wabula bweyabatuusa mu kibuga yatandika okubakozesa emirimi gye waka ate ng’abaleetera n’abasajja nebabakozesa

Omulamuzi agambye nti ekikolwa kino ku muyizi kyenyamiza nga y’ensonga lwaki amusibye emyaka mingi

Leave a comment

0.0/5