Skip to content Skip to footer

Omukyala yebakidde omwana

Woman carrying baby on the back

Poliisi eriko omukyala gw’etutte mu dwaliro lya batabufu b’emitwe okukeberebwa lwakwebakira mwana we ow’emyezi ebiri n’ekitundu n’amutta

Esther Nansubuga nga mutuuze we Nsambya Gogonya yeyeebakidde omwana we Joseph Kasasira mu budde bw’ekiro n’afa ekiziyiro

Ayogerera poliisi mu Kampala n’emiriraano Patrick Onyango atubuulide nti maama wa Nansubuga akakasa nti muwala we alina ekizibu kumutwe,wabula nga kino tebayinza kukikaksa nga tamaze kumukebera.

Leave a comment

0.0/5