Skip to content Skip to footer

Amasomero gaggaddwa mu Kenya

Mu ggwanga lya Kenya namasomero gaggaddwa nga ensonga za musaala gwa basomesa

Abasomesa kati babadde bamaze ssabbiiti ssatu nga tebasomesa nga bagaala kubongeza musaala.

Kooti mu ggwanga lino yalagidde nti abasomesa bongezebwe omusaala n’ebitundu 50 ku kikumi kyokka nga gavumentie gamba nti tewali ssente

Omukulembeze w’eggwanga lino Uhuru Kenyatta yategeeza dda ng’abasomesa bano bwebasasulwa obulungi ng’okubongeza kujja kukosa ebyenfuna by’eggwanga.

Leave a comment

0.0/5