Bya Shamim Nateebwa
Abaana 2 banyigga biwundu oluvanyuma lwokwokebwa nyabwe nga entabwe evudde ku Kitabwe butalekaawo nsimbi zawaka.
Shirat Namatovu owemyaka 28 nga mutuuze mu Koona Zooni e Kawempe ayiridde mutabani we Milrez Okwengera owemyak 3, ne muwala we Swabulah Agutu 4, amafuta n’abakumako omuliro ng’obusungu bwavudde ku bba Benard Wandera obutamulekera ssente za ka mmeeza ez’okugula emmere.
Kati omukwatte akumibwa ku polisi ye Kawempe nga abaana batwalidwa e Kirruddu okufuuna obujanjabbi.