Baasi za pioneer kyaddaaki zikomyeewo ku nguudo z’omu kibuga kampala
Baasi zino zitandikidde ku luguudo lwe Jjinja ne portbell era ng’abalinya basasula shs 1000
Kino kiddiridde KCCA okumaliriza okwekebejja enkoal za kkampuni eno era kontulaliti empya nezissibwaako emikono.
Amyuka omwogezi wa KCCA Robert Kalumba agamba nti baasi ezisoba mu 40 zeezimaze okwekebejjebwa nga zitandise okukola