Skip to content Skip to footer

Tekyaali ssuubi mu Nepal

nepal quake

Ab’obuyinza mu ggwanga lya Nepal bategeezezza nga bwebatakyasuubirayo mulamu yenna kuva mu bifunfugu oluvanyuma lwa Musisi okuyuguumya eggwanga lino.

Kati emirambo egyakalabikako giri 6,621.

Omwogezi wa gavumenti ategeezezza nti kati balwana kutuusa buyambi ku basumattuka naye ng’esuubi ly’abalamu lyabaweddemu

Nepal  egamba nti abantu emitwalo 14,021 beebakosebwa Musisi eyayita ku lw’omukaaga.

Leave a comment

0.0/5