Omuzaana Kate, mukyala w’Omulangira William ow’e Bungereza kyaddaaki azadde omwana owookubiri.
Kate akubyewo Mumbejja.
Kate, eyafumbirwa Omulangira mu April 2011, yasooka kuzaala mwana wa bulenzi, Omulangira George mu ddwaaliro lye limu ly’azaaliddemu erya St. Mary’s Hospital wakati mu kibuga London mu July wa 2013.