Skip to content Skip to footer

Abasajja abateberezebwa okubeera abazigu 2 bakubiddwa emiggo egibasse.

 

Bano babatidde mu bitundu bye Bukoto Ntinda enkya ya leero.

 

Ababiri bano babadde baliko omukyala gwebafera mu taxi ebadde ea e Ntinda okudda e Kigoowa

 

Abafere bano babadde batambuliraa mu taxi number UAJ 352F nga babba abasabaaze

 

Aduumira poliisi y’oku luguudo lwe Kira, Alex adunyu agambye nti omukyala ono akubye enduulu esombodde abantu

 

Omu ku bazigu bano asobodde owkemulula n’adduka ng’ate nno kino kiviiriddeko abadde akuuma okuggalirwa

Leave a comment

0.0/5