Skip to content Skip to footer

Babiri battiddwa

Lamcek Kigozi

Poliisi mu district ye Nakasongola etandise okunoonya abatuuze abakakanye ku bantu 2 mu gombolola ye wabaale nebabakuba emigo egyabagye mu budde.

Bano babadde babalanga kubba nkoko.

Omwogezi w’ekitundu kya Ssezibwa Lameck Kigozi agamba nti omu ku bavubuka abakubiddwa yafiirddewo ate omulala afudde lwaleero

Kigozi avumiridde omuze gw’okutwalira amateeka mu ngalo ng’agamba nti abasinga okutta beebakwata nga babateebereza okubeera ababbi

 

Leave a comment

0.0/5